Текст песни Guli Wano, A Pass

Ooh ouh oh
Ouh oh
Dem call me A Pass
Eno Beats
Reality
Mad one

Guli wano
Omukwano gwo guli wano
Baby guli wano
Omukwano gwo guli wano, wano ooh
Guli wano
Omukwano gwo guli wano
Baby guli wano
Omukwano gwo guli wano, wano

Wakutte wakyamu so kwata wano
Ate tonta baby nyweza wano
Wewawandiise tebyakutte
Kyuusa ku pen olabe enjawulo
Tobuuza lwaki nkukwatiirira
Oli original ate topangirira
Mu by'okola era wasukkuluma
Laavu tesaana kasaanikira
By'onkola byandalula
Bimbula bwe nkulaba
Nzenna ne binsobera
Laavu yo yantomera
Baby, baby

Kankuvugeko mu kagaali kano
Tukkirire down low low low
How you like it so mi take it slow
Many girls but tebalabika like you
Onjagala nnyo naye oŋŋamba no
I really don't know
When you move like so
Tunula ku budde bugenda nnyo
Babe my babe olimba nnyo
By'onkola byandalula
Bimbula bwe nkulaba
Nzenna ne binsobera
Laavu yo yantomera
Baby, baby

Okay
Lemme run inna yo
Even inna night you coulda make my day
Yanguwa eno munda you'll be happy in the end
But you don't even wanna hear what I say
You fulla chat and drama, hmm
Naye gwe muwala we me wanna, eeh
You knock me with a hummer
But still you di gyal weh me wanna
By'onkola byandalula
Bimbula bwe nkulaba
Nzenna ne binsobera
Laavu yo yantomera
Baby, baby

Guli wano
Wano
Guli wano
На Az-lyrics можно найти песню по словам и тексту. Прочитайте, сохраните или распечатайте полный текст песни "Guli Wano (A Pass)" с припевом и куплетами. Хотите добавить свою песню? Заполните форму